EBBALUWA EYOKUKYAAWA /Divorce letter. For laughs
EBBALUWA EYOKUKYAAWA /Divorce letter
Nkulamusizza meddy
Let me hope this letter finds you at home kuba totela kusulawo. Mpandiise okutegeeza nti ebyange naawe bikomye. Nti nkusesemye era silikuddira yadde okujja okukuziika olwensonga zino wamanga.
(1). Owunya akamwa
Ngumidde ekivundu okumala omwaka mulamba. I dont know how u can live without knowing the price of a toothbrush.
(2).Tolina sente
Nagumila akamwa ko nga nsuubila nti olina omukono gwensimbi nga bwendaba bato bo. Mwaka mulamba tusula wansi. Amasuuka gange gonna genajja nago mumakaago ogayuziza olwenkyaakya yo etawona.
(3).Ofuyisa mu bucket
Nkuze kutuuka wano, nali silabanga musajja azibuwalira kutuuka manju mazima nga room yaffe yelilanye toyii. Nsombye omusulo nkooye.
(4).Obwenzi
wabaki atayisa skirt. Buli kyolabye nolumba. Olaba juuzi bakukwatira mubiyigo ne house girl wa maama paatu. Nejjanjabye endwadde zonsombera nkooye.
(5).Kibooko
Nkooye emiggo. Buli wova gyovudde nga sente zikubuze oba nga sports bet ekulidde nonfuntula nonsamba. Last month wansamba nenvaamu nolubuto lwa boss wo nonsubya okuzalira ku mugagga.
(6).Tonaaba
Okusooka nali manyi otya mazzi ganyogoga nentandika okufumba amazzi naye nga gawola tolinye mu kiyigo.Nagezaako okusikiriza onaabe nange naye byalema. Ninga asula nomulalu.
(7).Obubbi.
Kumpi buli week batukwata nekintu kyobye mu ba neighbour. Ofundako dvd namasimu naye kiki ekyali kikubbisa ekidomola kya frank okunswaaza kukyalo.
(8).Amasanyalaze
Wannimba nga nakajja ewuwo nga bwogenda okuteekamu amasanyalaze naye full year akazanyo nkalabira wa maama paatu. Nze Tina nakulila mumasanyalaze naye ondabizza geyeena.
(9).Mukene
Oyinza ogamba ewaffe enyama nenkoko babigobayo. Ondiisiza mukene nantuuka meddy to the extent that susu gwenfuka awunya fish. Toli gula ku tooke. Omanyi beeyi yakawunga yokka. Nyambadde emivumba nkooye. Gwe wangaana okukola nandibadde nange ndabikako.
(10).Tomalaako.
Kimanye leero nti olina ekizibu. I was not complaining about this coz nange nali saagala nyo kuntuyanirako. Omwezi oguwedde wanvuma obuggumba naye kyotamanya nti bwenali nzija ewuwo nava mubufumbo era naleka nzaddeyo abaana babiri.
Weraba meddie kanzire ewa taata eddie atleast yye yali andabirirako. Dvd gyewabba ewa mugwanya ngenze nayo. Mwaka mulamba nkufumbira onkulusanya towerezangako waffe yadde kilo ya sukaali.
Baayi
nasaako omukono
TINA
RE: OKUDDAMU KU BBALUWA YA TINA
1. Nnali simanyi nti obitute serious, nakukwana kumakya bwagenda okuwungeera nga oze nakafaliso, sapatu, obudomola nebbaafu.
2. Nnateberezamu okugoba oddeyo kuba nali siyinza kuteeka mumaka genakamala kuzimba, nga totuuka kumutindo gwa bakazi bawasibwa.
3. Nayogeramu nemuto wange nanfunira akazigo kubuyumba bwo mukisenyi bwe yawamba ku gweyali abanja, mwenakuteeka.
4. Natandika okwekola ebintu bingi ogende naye oli mugumu wagaana okugenda.
5. Nebintu bye nabba namala kuteesa nabannyini byo ne mbategeza ekizibu kyange. olowoza lwaki tebaawaabanga ku LC, era DVD ya mugwanya yeyagimpa ne mmusuubiza okugizaayo, naye twala kasita nkuwonye,
6. Bboss wange mwenzi nyo era olwamunyumiza, nansaba enambayo era nengimuwa kubanga nali nsubira Anakutwaala.
7. Nnali mmanyi mukene zenva ezisinga obubi, naye nanyiiga nyo bwe najjukidde entula ate nga omaze okugenda zenandiguzenga.
8. Tekibadde kyangu kukugoba naye nkuwonye.
9. Akayumba nakavuddemu nenzirayo e makindye munju yange, wagambye sitera kubeera waka? Hahahahaha nyabo ako kazigo Ko, amaka agange gali makindye.
10. Ddayo mu bizibu byammwe ne bbaawo tonesibako.
Nassaako omukono
Meddie
*Rights not mine.
🤣🤣🤣🤣🤣🤣

Comments
Post a Comment